У нас вы можете посмотреть бесплатно Salim Saleh ayanukudde Kyagulanyi ku by’okubba ettaka или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Munnamagye eyaganyuka, nga mu kiseera kino ye muwabuzi w’omukulembeze w’eggwanga mu nsonga z’ebyokwerinda Gen Caleb Akandwanaho asiinga okumanyibwa ennyo nga Salim Saleh, ayanukudde Robert Kyagulanyi Ssentamu ku by'okubba ettaka. Kyagulanyi bweyali awenja akalulu mu bitundu by’e Nakaseke yalumirizza Gen. Salim Salah okubba ettaka eriwerako mu kitundu kino. Wabula mu kumwanukula Saleh yegaanyi eby’okubba ettaka ng’agamba nti bamusibako matu ga mbuzi kwagala kumuliisa ngo. Saleh abadde Kapeeka ng’asisinkanye abakulira ebitongole eby’enjawulo mu ggwanga ab’egattira mu mukago ogwa Presidential CEO forum ababadde bagenze okulambula ku makolero agali erudda eno. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda