У нас вы можете посмотреть бесплатно Mu mboozi yaffe eya Nazzikuno, tukuleetedde ejjinja Kungu erisangibwa mu kitundu eky'e Matugga или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Nazzikuno si buli jjinja nti lyemoolerwangako nga bwemulaba agazze nga gakoonebwa olwo nebagazimbisa amayumba kwosa n’okuwuunda ebintu ebitali bimu. Kati waliwo amayinja agaze nga gatalizibwa olw’obulombolombo n’okuwanuuza okuzze nga kugobererwa okuva ensi eno lweyatondebwa nti go tegakwatwaako era gatuddemu obuyinza obulala bwetutasobola kulaba na maaso gaffe obugambibwa okutonda ensi eno kwetuli.Kale nno Mu mboozi yaffe eya Nazzikuno, tukuleetedde ejjinja Kungu erisangibwa mu kitundu eky'e Matugga eryogerwako nti limaze emyaka n'ebisiibo ate nga lyewasiza omukyaala gwerisiimye akole emirimo gyaalyo kyokka nga abeera musajja mukkikula kye. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda