У нас вы можете посмотреть бесплатно E Ssembabule abatuuze basula ku tebuukye, balumiriza ab'amagye okubba ente zaabwe или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Abatuuze ku byalo bibiri e Lwemiyaga mu Ssembabule omuli n’omubaka wa Palamenti Theodore Ssekikubo, basula ku tebuukye, oluvannyuma lw’abantu abagambibwa okuba nga babadde bakuumibwa amagye, abaabalumbye nebayonoona ebintu byabwe, okwo kwosa n’okutwala ebisolo byabwe. Abatuuze olunwe balusonga mu bakaanyanira ettaka lino, okukozesa amagye okubagobaganya wadde nga kkooti yavaayo dda neewa ensala yaayo. Poliisi ekakasizza obulumbaganyi buno, n’etegeeza nga okunoonyereza kwayo bwekutagenda kutaliza babyakwerinda abanaasangibwa mu mivuyo gyino.