У нас вы можете посмотреть бесплатно OMUSANGO GW’OKUKUMA OMULIRO MU BANTU: Bannamateeka bagamba tegukyalina makulu mu kkooti или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Poliisi ne kati ekyali ku nninga okunnyonnyola engeri abakulembeze b'ekibiina ki NUP beyakwata gye beenyigiramu mu musango gw'esinga okubalumirizaako ogw'okukuma omuliro mu bantu.Lina Zedriga, Jolly Jackline Tukamushaba ne Muwanga Kivumbi nga bonsatule bamyuka ba president wa NUP mu bitundu eby'enjawulo bali mu nkomyo ng'ogumu ku misango egibavunaanwa kukuma muliro mu bantu.Bannamateeka bangi bazzenga bewuunya, lwaki polisii bano yasooka kubakwata ate n'etandika okunoonyereza wabula tuwayizzaamu ne poliisi mu ngeri ey'enjawulo okwongera okubaako bye tutegeera ku musango nga guno. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda