У нас вы можете посмотреть бесплатно Famire e Rwengaaju mu district y’e Kabalore eyagala bwenkanya bw'eyafiira mu mikono gya poliisi или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Waliwo family e Rwengaaju mu district y’e Kabalore eri mu kuwanjaga nga eyagala bwenkanya oluvannyuma lwa mutabani waabwe ow’emyaka 18 okukwatibwa nga ateeberezebwa okubba essimu z’omumyuka wa sipiika w’olukiiko lwa district y’e Kabarole kyokka omwana poliisi gwe yakwata n’afiira mu mikono gyayo oluvannyuma lw’okutulugunyizibwa.Abazadde bakalambira nti omwana ne ku mukolo essimu kwe yabbirwa teyaliiyo yali waka nga akuba bbulooka era beewunya engeri gye yayingizibwa mu by’okubba amasimu.Poliisi ekakasizza nti waliwo omusirikale waayo gw’eteebereza okutulugunya omwana ono n’afiira mu mikono gye kyokka yadduka era emunoonya okuggulwako omusango gw’obutemu.Patrick Ssenyondo Y’alondodde ensonga eno. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda