У нас вы можете посмотреть бесплатно AKUKUSA ABAWALA E DUBAI: Palamenti eyagala eyalabikidde ku mawulire ga BBC anoonyerezebweko или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Okuwuniikirira kukyali kungi mu bannansi oluvannyuma lw'okukitegeerako nti bulijjo bannayuganda na ddala abaana abawala bawambibwa mu ngeri y'okukusibwa nebatwaliba mu kibuga Dubai ekya United Arab Emirates okukola obwa Malaya bwe batesiimidde.Bino byabotoddwa emboozi eyakoleddwa omukutu gu BBC ogwa Bungereza bwe betoolodde ensonda zonna munnayuganda omu ayitibwa Charles Mwesigwa mwayitira okukusa abawala bano n'eby'abakozes anga abatusiizza eyo.Okusinziira ku babaka ba palamenti, kino kyaswaziizza Uganda nekikatagga era nga baagala abo abaalabikidde mu katambi kano banoonyerezebweko.Embeera eno eno era ezze efiiramu abawala bangi nga abamu besuula okuva ku bizimbe olw'embeera okubazitoowerera. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda