У нас вы можете посмотреть бесплатно Empeera Y'Abagoberera Kristu | St Paul Choir Banda | By: Fr. Expedit Magembe | Harm: Mukisa Michael или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Empeera Y'Abagoberera Kristu is a Uganda Catholic Luganda Hymn in MTO composed by Fr. Expedit Magembe and Harmonised by Mukisa Michael performed by St Paul Choir Banda. #ugandagospelmusic | #UgandaCatholicMusic | #gospelmusic | #subscribe | #gospel | #ugandagospelmusic | #gospelmusic | #catholic | #catholicsonline | #SPCBUpdates Lyrics: Empera Yabagoberera Kristu (Fr. Expedit Magembe; Harm: Mukisa Michael) Ekidd.: Bw’omwewa Omukama, ne weemaliza Omukama Talikujuza Omukama oyo, talikujuza emirembe. 1. Abamugoberera ....Talibajuza emirembe Talibajuza .............Yabasuubiza okubaweera mu nsi muno ne gye bujja. 2. Entalo zo alizirwana, obulamu bwo alibukuuma, Talikujuza emirembe, Aliba wuwo Omukama, aliba wuwo, naawe olibeera eyo, eyo mu ggulu. x2 Buli eyeevamu n‟amugoberera alimuwa – empeera Buli eyeeresa ebyensi eno alimuwa - empeera Buli alireka n‟abazadde alimuwa - empeera Buli alireka n‟emikwano alimuwa - empeera Buli alireka n‟abaana alimuwa - empeera. 1. Olifuna kikumi ku nsi kuno ne gye bujja, oligabana, Ku mpeera y‟abalungi emirembe. 2. Olifuna kikumi ku nsi kuno ne gye bujja, oligabana, Ku mpeera y‟abanyiikira obutoosa. 3. Olifuna kikumi ku nsi kuno ne gye bujja, oligabana, Ku mpeera y‟abalwana abazira. N‟omusalaba olifuna - n‟obonaabona N‟obonaabona ku lulwe - olwa Kristu N‟ebizibu olifuna - ogumanga Ne weewaayo ku lulwe - eyakuganza //Osaana onywerere ggwe - ku Katonda Omusaalaba togutya - gwe gulokola.// x2 Omukama Yezu alikuwa, alikuwa empeera ng‟omusenze. Omukama Yezu alikuwa, alikuwa empeera ng‟onywedde. Omukama Yezu alikuwa, alikuwa empeera bw‟omwewa. Kwata ekkubo ery‟akanyigo, kwata ekkubo era effunda Nywera ssebo, ggwe toddirira. Alikutwala obeere waggulu eri, waggulu awaladde ng‟omuli ku gwa ddyo. Ddunda alikuwa empeera, ........ alikuwa, Ddunda alikuwa empeera ........ alikuwa, Alikuwa, empeera.