У нас вы можете посмотреть бесплатно Abesiga Mukama by The gospel guide ministries. Wakiso или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
1. Baali bagezi ng'obwongo bubesera, abakugu abakenkufu abebuzibwaako, mumagezi agobuntu, baali ku ddaala sukulumu, abasajja abasatu okuva ebuvanjuba, mukama nabakulembera nga abawadde emunyenye ye , ebalungamye nga batambula olugendo oluwanvu, bweyimirira nebayimirira, bwesetuka nebasenvura abo mpaka lwebatuuka ku mwana kristo yesu. chorus. Abesiga mukama tebaliswala baliba baamanyi, baliba ng'olwazi muye baliwangula ensi, alibakulembera, oyo ali batuusa, baliba bantube bantu banvuma beyelondera. x2 2.Aroni ne musa nga bava mu misiri , mukama yakulembera olugendo lwabwe, ekire bwe kikwata nga basisira bazimba zi weema bwekita nga batambula kiro, oba misana, ekiro nga ekire kibaakira emisana nga bazimba weema ye, yabakuuma katonda owamajje nga bagenda e kanani, kuva ku lusozi nga batambula , teyabebalama yabeerangawo ho , lwakisa kye nabakuuma era batuuka. 3.Wawanvu gyendaga nkusaba onsasire, (mukama onsasire ) sibyangu ebyakuno wadde nga ngezaako , munsi yokwesima njagala mbe kumpi awo nina obukafu bwoba nange kiriba , emunyenye kekulembere, sitenguwe kangoberere , ompanirire nga ntambula ndituuka ndituuka, bwoba nange siribula manyi , abantu bo obaviirayo ho lumu naffe olitutuusa nga bali abasooka The song ABESIGA MUKAMA serves to inform every one to stay strong and committed to God for He will never let down those who obey and trust Him. Isaiah 40:31 Deuteronomy 28:9-14. like, comment, share and don't forget to subscribe. TGGM CHRIST FOR ALL