У нас вы можете посмотреть бесплатно OKWETUUMA KW’EMISANGO:Museveni ssi musanyufu n’abalamuzi или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Museveni naye ekya kkooti okuba n'emisango egy'etuumye agamba tekimuyisa bulungi kubanga abantu b'akulembera balwisibwawo okufuna obwenkanya.Museveni bino ebyogeredde ku lukungaana lw'abalamuzi oluyindidde mu Kampala n'ajjukiza abalamuzi bano nga bwe basaanye okweddako bakole omulimu gwabwe.Kyokka abalamuzi bagamba nti embeera y'obulamu mwe bakolera ye kanaluzaala, era nga y'ensonga lwaki baakutuula mu lusirika luno okumala ennaku ssatu nga befumiitiriza ku butya bwe bayinza okulongoosa embeera mwe bakolera, olwo bajje okusala emisango nga tebaliimu nkenyera yonna. #ntvnews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda