У нас вы можете посмотреть бесплатно Mapeera ne Amansi basooka kugobera ku bizinga e Kalangala или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Okusinziira ku by’afaayo ebizze biwandiikwa wamu n’okutunyumizibwa, abaminsani b’enzikiriza y’ekikatuliki abasookera ddala mu Uganda baagobera mu kifo ekimanyiddwa nga Kigungu,Entebbe. Kyokka eby’afaayo bino byandikyuka, oluvannyuma lwa bwino omupya okuzuuka nga akakasa nti mu Uganda abaminsani basookera ku bizinga e Ssese ne balyoka batuuka mu Kampala. Abakatuliki ku bizinga bino bagamba nti baaludde nga bayayaanira abakola ku by’afaayo kino bakikyuse wabula nga bafuyiira ndiga mulele. Omusasi waffe yabaddeyo okuzuula oba nga ddala eriyo obujulizi bwonna obwoleka nti Farther Loudel Mapeera ne Brother Amans baali balinyeeko e Ssese. For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda