У нас вы можете посмотреть бесплатно FAAZA JOSEPH MUKASA AYOGERA KU BY’ABAJULIZI: Famire ye ekyatabuddwa ku kyamutwaza mu ddwaliro или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Bw’oyogera ku Rev. Fr. Joseph Mukasa Muwonge, omukatuliki yenna ebirowoozo biddukira ku bajulizi ba Uganda, kubanga ye muntu aludde nga abasomako, n’abasomesa ate n’abawandiika nako.Kyokka mu kiseera kino, family ya Fr. Muwonge eri mu kwemulugunya oluvannyuma lw’omuntu waabwe okutwalibwa mu kifo ekibudaabuda abantu abalemedde ku mwenge n’ebiragalalagala mu ngeri gye bataategeera.Bano balumiriza nti omuntu waabwe talina yadde ekizibu era tabadde munywi wa mwenge agangayira kyokka bebuuza lwaki ali mu kifo ekyo. Kelezia eriko by’etubuulidde. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda