У нас вы можете посмотреть бесплатно Poliiisi eyogedde ku ky’okusigala ng’egumbye ewa Kyagulanyi или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Poliisi etegeezeeza nga bwetagenda kujja kigere mu maka g’akulira ekibiina ki National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu okutuusa nga yye n’abantu be bakomyewo mu maka gaabwe gebaddukamu ku ntandikwa y’omwaka.Bano bagamba nti ewa kyagulanyi baagenda kukuuma mirembe, ate angeri ennaku zino bwatakyali mu makaage , baasalawo beweeyo bagakuumire ddala okutuusa nnyinimu nga alabiseeko.Amyuka aduumira Poliisi y’e ggwanga James Ochaya bino y’abigambye ababaka abatuula ku kakiiko akalondoola ensasaanya y’ensimbi z’omuwi w’omusolo ,Minisitule y’e nsonga z’omunda mu ggwanga ne poliisi bwebadde balabiseeko eri akakiiko kano okubaako bye batangaaza ku byalabikira mu alipoota y’omubaliririzi we bitabo bya gavumenti ey’omwaka 2024- 2025. #NTVNews #NTVTonight #NTVWeekendEdition Subscribe to Our Channel For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Connect with us on Messenger via m.me/NTVUganda Contact us: CustomerCareUg@ug.nationmedia.com