Русские видео

Сейчас в тренде

Иностранные видео


Скачать с ютуб Gunsitula -David Lutalo (Official Video) в хорошем качестве

Gunsitula -David Lutalo (Official Video) 4 года назад


Если кнопки скачивания не загрузились НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru



Gunsitula -David Lutalo (Official Video)

Gunsitula Lyrics ohoohhh owwwwe eki love love love kyo ooooooohhhh wweee tondabira wano wendi mbadde nagaana nga ninga eyawumba ng'abalala mbalaba ntyo ddala nali nga ninda omuntu anfako agamungu bwendowooza ku mukwano omukwano, ngulaba mu gwe maama bwentunula mu by'omaaso, buli kyange nensalawo nkiwe gwe kuba akafaananyi ka baby kali bwomu mu ddungu enjala eruma nga n'enfuufu ekabunye, nange bwendi bw'ogenda numwa chorus; omukwano gwo gunsitula,(gunsitula) ninga mpungu ndi mu bbanga (mu bbanga) maama gunsitula (gunsitula)ng'empungu mu bbanga (mu bbanga) kino eki love love love kyo (kinsitula) kyampanika ndi mu bbanga gyeguntadde wala (gunsitula)nyweza munnange tontanga ayina love yo y'enze sirina mulala njogera nkakasa era omukwano gwo ndi gukukuumira nebwendiba nkuli wala sirina maanyi naye ku gwe akwatako ngumi heeeeee ninga muyizi atta embwa bweba yemusubya omucuuzi hhe nze abalala sibaagaala neyagalira gwe baby bampowe tulabe bwe sigejje nawummulako ku buli bukatwatike love eno erina engeri gyemala amaanyi yiiiiyi gwe oba oli awo erina engeri gyembunye e face wuuwuwuwuwu chorus; omukwano gwo gunsitula,(gunsitula) ninga mpungu ndi mu bbanga (mu bbanga) maama gunsitula (gunsitula)ng'empungu mu bbanga (mu bbanga) kino eki love love love kyo (kinsitula) kyampanika ndi mu bbanga gyeguntadde wala (gunsitula)nyweza munnange tontanga kino nange kyembuuza buli lunaku kyeneewunya nti okikola otya bwotyo buli lunaku negumera nga muddo gukulukuta nga mazzi gunyuvuba kumamirirako ku munnyo kenkunywezeza nebweguba mukono bagutemako nesita ye ku byompadde nebwebagyamu amaaso nabimalayo byendaba kati manya tovanga wendi kuba buli kimu bwovaawo kyesiba nina obunafu muli mu nze era buli wamu mba ntyaawo wotaba wuwu chorus; omukwano gwo gunsitula,(gunsitula) ninga mpungu ndi mu bbanga (mu bbanga) maama gunsitula (gunsitula)ng'empungu mu bbanga (mu bbanga) kino eki love love love kyo (kinsitula) kyampanika ndi mu bbanga gyeguntadde wala (gunsitula)nyweza munnange tontanga kaki naye kewanteeakamu nga bali nebwebambuuza sinyega ate oba nebwaba ani kagabe maanyi olinsanga mpalira x2 chorus; omukwano gwo gunsitula,(gunsitula) ninga mpungu ndi mu bbanga (mu bbanga) maama gunsitula (gunsitula)ng'empungu mu bbanga (mu bbanga) kino eki love love love kyo (kinsitula) kyampanika ndi mu bbanga gyeguntadde wala (gunsitula)nyweza munnange tontanga x2 #Gunsitula #Davidlutalo #Dahares #Officialmusicvideo

Comments