У нас вы можете посмотреть бесплатно NDA etandise okuzzaayo eddagala eribbibwa mu malwaliro ga gavumenti или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kubunyisa eddagala mu ggwanga ki National drug Authority kibakanye ne kaweefube w'okuddiza amalwaliro ga Gavumenti eddagala eyali lyabbibwayo nerisangibwa mu malwaliro g'obwannanyini n'amaduuka agatunda eddagala. Kino kiddiridde kkooti okuvaayo n'eragira eddagala lino liweebwe amalwaliro lisobole okuganyulwa abantu nga terinayonooneka.Kinajjukirwa nti ekitongole kino kizzenga kikola ebikwekweto ku babba eddagala lya Gavumenti era eriwerako nerikwatibwa wabula nga lingi ku lino libaddenga lyonooneke nga likyaterekeddwa ng'ebizibiti.#NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda