У нас вы можете посмотреть бесплатно Adupo afunye omuzira kisa agenda okumuweerera или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Omwana gwetwakulaga gyebuvuddeko nga bazadde be batubidde naye olw’okubulwa sente ezimwongerayo okusoma siniya, olwaleero afunye omuzira kisa eyeeyamye okumuweerera okutuusa lwanaamalako siniya ey’omukaaga. Ono atwaliddwa ku ssomero li Kasangati High School era nga waakusomera ku bwerere okutuusa lwalimaliriza. Bazadde be basiimye Spark TV wamu n’omuzira kisa abawadde omukisa okusomesa omwana wabwe ku bwerere.