У нас вы можете посмотреть бесплатно Wuuno omukyala eyakakibwa abazadde okufumbirwa ku myaka 14, asaba buyambi (0782795496) или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Waliwo emboozi y’omukyala eyakakibwa abazadde okufumbirwa ku myaka 14 n’afuuka Nnaalongo mu ddya eryasooka kyokka olw’okutulugunyizibwa n’obutabanguko mu maka obufumbo ne bulema. We twogerera yaakamala emyaka 31 nga afumbira mu bugubi nga n’abazadde abaamufumbiza tebamukkiriza kudda waabwe. Ono alojja ennaku gy’azze ayitamu nga ne gyebuli eno akyafumbira ku nkato.Omukyala ono mutuuze w’e Kireka mu Kampala. Okuwa omukyala ono obuyambi, kuba ku ofiisi za NTV ku +256 414 563400, genda ku NTV Kampala Serena Offices, oba tuukirira omusasi Patrick Ssenyondo ku 0782795496. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda