У нас вы можете посмотреть бесплатно Kkooti egobye okusaba kwa Besigye ne Lutale okw’okweyimirirwa или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Omulamuzi wa kkooti enkulu Emmanuel Baguma olw’eggulu lwa leero awadde ensalaye ku kusaba okwabadde kukoleddwa bannamateeka ba Dr Col Kizza Besigye ne munne Obed Lutale nga baagala bayimbulwe ku kakalu ka kkooti kubanga bamaze ku alimanda ennaku ezisoba mu 180. Mu nsalaye, omulamuzi agambye nti Besigye tannaweza nnaku 180 ku alimanda nga bannamateeka bwe bagamba, kale nga amaanyi bagateeke ku ngeri ya kuwoza musango ogwokulya mu nsi olukwe Besigye gwavunaanwa, sosi kumujja mu kkomera. Ensala ya kkooti bannamateeka ba Besigye bagiwakanyizza.#NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda