У нас вы можете посмотреть бесплатно LESSON 1 | EMISINGI EGIMU EGY'OBUNNABBI или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Nga bwe guli kumpi ku buli kimu ekiri mu Byawandiikibwa, Abakristayo tebatera kukkaanya ku nsonga ya bunnabbi, ekitera bulijjo okukkirizisa abalala nti obunnabi bwa Bayibuli buiwo kumala bumazi bya mu bulago. Anti, oba nga Abakristayo bakaayanira ku buli katonnyeze ka bunnabbi awamu n’ennyukuta, olwo bwandibadde butya n’amakulu? Eky’ennaku, abakkiriza bangi nabo batandika okulowooza nti ebitabo ebimu eby’omu Bayibuli, okugeza nga Kubikkulirwa, mazima tebirina ngeri gye biyinza kutegeerwa. Mu kifo ky’okubisoma, babyewalira ddala, oluusi nga bakubirizibwa omusumba bambi akikola mu bulungi ng’alowooza nti okuyiga obunnabbi kuleeta ebizibu ebirala mu kifo ky’okumalawo ebibaddewo. Wiiki eno, tujja kutunuulira egimu ku misingi egiwa entegeera y’obunnabbi emu era eyeesigika.