У нас вы можете посмотреть бесплатно Simon Ssenkaayi - Toli Mwavu (Masaka Session - Part III) или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Mubutuufu ensi eringa Katale akatundibwamu ebintu: abantu bangi abajja mukatale okwegulira ku bintu eby'enjawulo era okusobola okubifuna, bakozesa ensimbi. Ekitegeeza abo abafuna ensimbi ezo, beebo abalina byebatunda eri abalala ababa bazze mukatale. Abagula ebintu babigula okusobola okumalawo obwetaavu bwabwe. Buli muntu mu katale alina okuba ng'alina ky'atunda ekisobola okumuleetera ensimbi. Weebuuzeemu, olina ky'otunda mukatale kano ak'ensi ekinaakusobozesa okufuna ensimbi? Omuntu bw'afuna ky'atunda nga kirungi era nga kimalawo okusoomooza kw'abalala, naye bwatyo afuna kyayagala.