У нас вы можете посмотреть бесплатно EDDEMBE LY’EBISOLO:Aba bodaboda basse abaana ba kamunye или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Okukuuma obutonde bw'ensi kitwalirwamu n'ebitonde ebibubeeramu era nga buvunaanyizibwa bwa buli munnansi.Wabula e Busia eyo si bwe gubadde olwaleero, abagoba ba bodaboda bwe bakakkanye ku kisu oba ennyumba y'ekinyonyi ekiyitibwa Kamunye gye kyazimba ku muti webakolera nebagiggyayo, nebattiramu n'abaana bakyo basatu.Bano balumiriza nti Kamunye ono abadde asusse okubalumba n'abasojjogola awatali kye bamukoze, nga kati babadde baagala kumwesasulizaako.Kyokka abatwala eby'obutonde e Busia kino bakivumiridde era nebategeeza nti Kamunye kikula kino okutandika okweyisa atyo aba mu kutya nti abaana be bandiba mu matigga nga weemuli. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda