У нас вы можете посмотреть бесплатно Kkooti eragidde ab’e Kitalya bannyonnyole ku bya Bazibu или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Omulamuzi Musa Sekaana owa Kkooti enkulu mu Kampala awadde abatwala ekkomera ly’e Kitalya nsalesale wa wiiki emu yokka okunnyonnyola engeri omusibe Bruno Bazibu gyeyaggyibwa mu kkomera lino nazzibwa mu kkomera ly’amagye e Makindye Kino kiddiridde ab’enganda za Bazibu okwemulugunyiza kkooti eno nga baagala omuntu waabwe azibbwe mu kkomera ly’abantu ba bulijjo. Mukyala wa Bazibu, Phiona Namazzi agamba nti oluvannyuma lwa kkooti y’amagye okuggula emisango ku muntu waabwe , yasindikibwa ku alimanda e Kitalya mu December w’omwaka oguwedde nga 10 kyokka yagenda okumukyalirako nga 26 omwezi gw’egumu nategeezebwa nti bba yazzibwa mu kkomera ly’amagye e Makindye #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda