У нас вы можете посмотреть бесплатно EMISINDE GYA SEVEN HILLS RUN: Abaddusi 8000 be basuubirwa okwetabamu или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Abaddusi abali eyo mu 8000 be basuubirwa okudduka mu misinde gya Absa Seven Hills Run ez’okwetoola obusozi omusanvu obuli e Kampala eginaasimbulwa ku Lugogo Cricket Oval nga April 26.Emisinde gy’omwaka guno gyamulundi gwakuna era Ensimbi eziva mu misinde gyino ziyambako okukuuma omwana ow’obuwala atalina mwasirizi ng’ali mu ssomero. Bano babawa ebisale by’essomero wamu ne kalonda omulala. Ku mulundi guno abategesi b’empaka zino ezitongozeddwa olwaleero nga bayambibwako abavujjirizi ab’enjawulo baluubirirwa okufuna ssente eziri eyo mu bukadde 900. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda