У нас вы можете посмотреть бесплатно Eyawemula Museveni asobeddwa:Akaabidde mu kkooti neyeetonda или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Omuvubuka Nabugodi Emmanuel avunnanibwa ogw'okuwemula omukulembeze w'eggwanga akaabidde amaziga mu kkooti esookerwako e Ntebe bw'abadde asomebwa emisango gye yazza.Ono atuuse n'okulajaanira omulamuzi amusaasiire kubanga ye yali yenoonyeza bagoberezi ku mukutu gwe ogwa Tiktok. Kigambibwa nti Nabugodi ono bwe yamala okussaayo obutambi bwe obwalimu ebigambo ebitawooma nga asinziira e Wakiso eyo, naddukira ewaabwe e Mbale era ng'eno poliisi gye yamukukunudde.Kyokka Kooti y'emu era evunnaaye abavubuka abalala basatu era lwa kuvvoola mukulu. #ntvnews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda