У нас вы можете посмотреть бесплатно Omutima Gwange | Organic Worship или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Listen to Organic Worship on all audio platforms: https://ffm.to/omutima_gwange Subscribe to get the latest videos and songs from Organic Worship Connect with Organic Worship: •Facebook | / organicworshipug •Instagram | / organicworshipug •Tiktok | / organicworship Omutima Gwange Lyrics Omutima gwange gugwo (Gugwo) Omutima gwange gugwo nze (Gugwo) Omutima gwange gugwo (Gugwo) Omutima gwange gugwo nze (Gugwo) Omutima gwange gugwo (Gugwo) Toyagala ngoye zange (oyagala mutima) Toyagala experience yange (Onoonya mutima) Toyagala magezi gange (oyagala mutima) Toyagala ngoye zange (Onoonya mutima) Omutima gwange gugwo (Gugwo) Omutima gwange gugwo nze (Gugwo) Yesu omutima gwange gugwo (Gugwo) Omutima gwange gugwo Yesu (Gugwo) Omutima gwange gugwo (Gugwo) Yesu omutima gwange gugwo (Gugwo) Omutima gwange gugwo (Gugwo) Toyagala motoka yange (Oyagala mutima) Toyagala nyumba yange (Onoonya mutima) Toyagala bibanja byange (Oyagala mutima) Toyagala bugagga bwange (Onoonya mutima) Tonoonya magezi gange (Oyagala mutima) Tonoonya experience yange (Onoonya mutima) Tonoonya kuyayaana kwange kwokka (Oyagala mutima) Tonoonya ssaala zange zokka (Onoonya mutima) Oyagala mutima (Oyagala mutima) Onoonya omuyima (Onoonya mutima) Daudi yakuwa mutima (yakuwa mutima) Oyagala mutima (Onoonya mutima) Omutima gwange gugwo (Gugwo) Omutima gwange gugwo nze (Gugwo) Omutima gwange gugwo Yesu (Gugwo) Omutima gwange gugwo nze (Gugwo) Gugwo, gugwo gugwo gugwo (Gugwo, gugwo gugwo gugwo) Omutima gutwale Yesu.. Twaala omutima gwange Twaala omutima gwange Twaala omutima gwange Yesu Twaala omutima Oyagala mutima (Oyagala mutima) Onoonya mutima (Onoonya mutima) Abasumba obagaza mutima (Obagaza mutima) Oyagala mutima (Oyagala mutima) Abafumbo obagaza mutima (Obagaza mutima) Onoonya mutima gwabwe (Onoonya mutima) Abasumba obaagaza mutima (Obagaza mutima) Onoonya mutima gwabwe (Onoonya mutima) Abavubuka obagaza mutima (Obagaza mutima) Onoonya mutima gwabwe (Onoonya mutima) Abaweereza obaagaza mutima (Obagaza mutima) Onoonya mutima gwabwe (Onoonya mutima) Omutima gwange gugwo (Gugwo) Omutima gwange gugwo nze (Gugwo) Yesu omutima gwange gugwo Yesu omutima gwange gugwo leero Omutima gwange gugwo (Gugwo) Omutima gwange gugwo nze (Gugwo) Toyagala ngoye zange (Oyagala mutima) Toyagala motoka yange (Onoonya mutima) Tonoonya gadget zange (Oyagala mutima) Oyagala mutima gwange (Onoonya mutima) Oyagala mutima (Oyagala mutima) Onoonya mutima (Onoonya mutima) Oyagala mutima (Oyagala mutima) Yesu onoonya mutima (Onoonya mutima) Gugwo, gugwo gugwo gugwo (Gugwo, gugwo gugwo gugwo) Yesu guno omutima gugwo, gugwo gugwo gugwo gugwo (Gugwo, gugwo gugwo gugwo) Eeeh omutima gwange gugwo Yesu wange (Gugwo, gugwo gugwo gugwo) Saagalamu kakyaafu konna konna ggwe wekka (Gugwo, gugwo gugwo gugwo) Obukaba bwonna bwonna mbwegaana mbuvaanu Yesu (Gugwo, gugwo gugwo gugwo) Eby'ensi eno byonna mbikamula mu mutima gwange gutwaale (Gugwo, gugwo gugwo gugwo) Leka nveemu ebigambo ebirungi nga bisibuka mu mutima gwange (Gugwo, gugwo gugwo gugwo) Nzijamu obukyaayi bwonna omutima gubeere gugwo (Gugwo, gugwo gugwo gugwo) Njigiriza okusaba kubeere mu mutima gwange gube gugwo (Gugwo, gugwo gugwo gugwo) Ensulo z'obulamu zisibuke munda mu ntobo y'omutima gwange (Gugwo, gugwo gugwo gugwo) Omutima gwange gutwaale (Gugwo, gugwo gugwo gugwo) Sigusobola nga togututte Taata (Gugwo, gugwo gugwo gugwo) Ebinoonya omutima bingi Mukama gutwaale (Gugwo, gugwo gugwo gugwo) Tonganya kumalibwaawo na masanyu ga nsi eno Mukama (Gugwo, gugwo gugwo gugwo) Obukaba bwonna bujje mu mutima gwange gutwaale (Gugwo, gugwo gugwo gugwo) Ngukuwadde gutwaale Yesu omutima gwange gugwo (Gugwo, gugwo gugwo gugwo) Kale buli omu yimusa eddoboozi lyo ogambe Mukama nkukwasizza omutima gwange Nyimusizza emmeeme yange gyoli Mukama Ne byonna ebiri munda mu nze Kabaka wa ba kabaka Buli kaanfunaali yenna munda mu mutima gwange mutwaale Yesu Njagala nkutegeere, njagala nkumanye Njagala nkusemberere Njagala Mukama onzijuze ah n'okubeerawo kwo Full me with your presence Oh.. Guno omutima gwange Mukama Gujjuze n'okubeerawo kwo Mukama Gujjuze n'amazima go Gujjuze n'ekigambo kyo Mu linnya lya Yesu Nzijuza nzijuza nzijuza nzijuza nzijuza eeh Nzijuza nzijuza nzijuza nzijuza nzijuza ooh Nzijuza nzijuza nzijuza nzijuza Nzijuza buli omu mugambe akujjuze Nzijuza nzijuza nzijuza nzijuza nzijuza leero Yesu Nzijuza nzijuza nzijuza nzijuza nzijuza leero Yesu Nzijuza nzijuza N'okusaba n'okusaba leero Yesu Nzijuza n'okwagala n'emirembe nzijuza eeh nzijuza Nzijuza nzijuza nzijuza N'ebibala by'Omwoyo Eh Yesu Nzijuza nzijuza nzijuza nzijuza nzijuza Leka nkuweereze n'omutima gwange N'amafuta go, nzijuza N'amafuta go Omutima gwange nzijuza Yesu Nzijuza nzijuza nzijuza nzijuza Nzijuza nzijuza Nzijuza oh Yesu jjuza nze Nze banange tujjuze Written & Produced By: Organic Worship #organicworship #worshipmusic