У нас вы можете посмотреть бесплатно ABATAWAANIRA KU KYEYO: Alipoota eraga bagoberera amawulire amakyamu okufuna emirimu или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Waliwo okunoonyereza okukoleddwa ettendekero ely’e Makerere ne bakizuula nga bangi ku bannayuganda abaagala okugenda ebweru okukuba ekyeyo, amawulire ku kampuni ezibatwala bagajja ku mutimbagano, ekibaleetera abamu okubbibwa, n’okutundibwa ng’abaddu naddala mu nsi za buwarabu.Okunoonyeraza kuno kwalaze nga disitulikiti nga Butambala , Iganga ne Busia zeezimu ku disitulikiti ezisinga okuvamu abagenda okukukula ebweru we ggwanga , kyoka era nga eno wewali abantu abasize okunyagibwa nga balafuubana okutwalibwa okukola.Abakulu mu minisitule yabakozi bagamba nti emize gyino gyisinga kukolebwa kampuni ezitalina lukusa lukoma mirimu egyo. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda