У нас вы можете посмотреть бесплатно OKUTULUGUNYA ABASAJJA: Atanansi Ssemuju yasulanga ku miggo или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
E Nansana mu disitulikiti y’e Wakiso gyetusanze Atanansi Ssemuju alojja ejjoogo lya mukazi we, Annet Namubiru olw’okumufuula akagoma ng’amukuba buli lukedde n’ejjoogo erya buli kika eddala lingi.Mbu ono teyakoma okwo, yabuzaawo n’abaana babwe basatu n’abakukulira gy’atamanyi kati ebbanga kumpi lya mwaka mulamba, ekintu ekimusuza akukunadde nga lumonde mu kikata.Ono ayagala ab’obuyinza bamuyambe asobole okufuna abaana be nti kubanga mukyala we ssi wabuvunaanyizibwa kimala okubamulekera. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda