У нас вы можете посмотреть бесплатно EBIGEZO BYA S.6 BEEYONGEDDE: Minisita Janet Kataha Museveni musanyufu или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Minisita w’ebyenjigiriza Janet Kataha Museveni ayagala ekitongole ekikola ku bigobererwa mu by’ensonga ki National Curriculum Development Center kyanguye okwekeneenya nokukyusa mu bisomesebwa ku mutenedera gwa siniya ey’okutaano n’eyomukaaga. Ono agambye nti kitutte ebbanga nga kaweefube ono agenda mu maaso, kale nga ky’ekiseebwa etandike okuteekebwamu nkola kimoalewo eddibu wakati w’ebisomesebwa mu bibiina ebyawansi ne waggulu. Bino abyogedde amangu ddala nga kyajje amanye ebivudde mu bibuuzo by’abaana abatuula siniya ey’omukaaga omwaka oguwedde ebiraze nga abaana abaayise bwe beeyongedde obungi okukira ku batuula mu mwaka 2024.