У нас вы можете посмотреть бесплатно Palamenti egobye bannamawulire ba NTV ne Monitor, tewadde nsonga или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Omubaka wa Butambala Muhammad Muwanga Kivumbi, asabye abakulu abaddukanya palamenti okubeera abagumiikiriza n’okugumira ebigambo bye bataagala kuwulira ebiwandiikibwa bannamawulire.Okwogera bino, kiddiridde abakulira palamenti okukugira bannamawulire b'omukutu gu NMG ogutwala ne NTV eno gy'olaba okuyingira okusaba ebibadde mu lutuula lwaleero.Bano tewali nsonga gye batuwadde okuggyako okulippa abasasi betusindiseeyo jjeeke n'okubaggyako kaadi ezibakkiriza okuyingira palamenti nebabalagira okudda gye bavudde.Amyuka sipiika Thomas Tayebwa nga y'akubirizza palamenti olwaleero, asuubizza okulondoola ensonga zino alabe kwe kyavudde. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda