У нас вы можете посмотреть бесплатно ABAKULISITAYO BAKWASIZA MANNYI KAWEFUBE WOKUZIMBA LUTIIKO YE MUKONO или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Olunaku lwa leero abakulisitayo okuva mu bulabirizi bwe mukono wamu nabo abagaliza ekanisa ebirungi bakedde kudduka misinde gimubuna byalo okwetolola ekibuga mukono ngomuku kawefube ayinza okuyitwamu okuyambako olukiiko oludukannya eddimu lyokuzimba lutiiko empya egendereddwamu okugyayo ekifanannyi kyobulabirizi ekirungi. Bano betolodde ekibuga mukono mu kilometres ezenajwulo okubadde ebiri, ettano,ekumi era nga babadde bakolwako nokufuna obujanjabi obwenjawulo bwebavayo mu misinde.. Omulabirizi we mukono kitaffe mu katonsa The Rt Rev Enos kitto kagodo bwabadde awayamu ne banamawulire oluvannyuma lwe misinde atutegezeza nti enteekateeka nyingi ezagunjibwawo okulaba nga basonda sente ezigenda okuzimba lutiiko nga nemisinde mwegiri era neyebaza abantu sekinomu kwosa ne kampuni ezibawagidde enteekateeka eno era nasubiza okwongera okukola emirimu gya mukama. Byte Bishop kagodo. Emisinde gino gyetabiddwako ebikonge ebyenjawulo okuvamu govt eyawakati ate ne gavumenti ya ssabasajja era nga banabyabufuzi babadde bakulembeddwamu minisita Amos lugolobi sentebe wa Nrm mumukono hajji haruna ssemakula era nga bassanyukidde enteekateeka eno gyebagamba nti yakwongera okutumbula obumu nenkwatagana mu bantu era nabo bakuteekamu amannyi okugiwagira. Byte ..........................minister Amos lugolobi Ye sentebe wa Nrm mumukono Hajji Haruna ssemakula era nga assanyukidde enteekateeka eno gyebagamba nti yakwongera okutumbula obumu nenkwatagana mu bantu era nabo bakuteekamu amannyi okugiwagira. Byte........Hajji Haruna ssemakula Ye omwami wa kabaka amulamulirako essaza lye kyaggwe Vincent Matovu Bintubizibu asinzidde mumisonde gino nakubiriza abantu obutayawulwayawulwa byabufuzi wabula basigale nga bakola namannyi olwo lwe bajja okuzza obuganda ku ntiiko.. Sound byte ssekibobo wagulu nakazindalo Ate ye sentebbe wa District Rev Peter mukasa akakasiza nga webagenda okuyimirira nomulimo ogwokuzimba lutiiko ye mukono era ono akowodde banamukono okudukirira omulimo guno Byte ...................Rev Bakaluba