У нас вы можете посмотреть бесплатно ABALONDEBWA NGA TEBALINA KIBIINA: Beegasse ku NRM, among abanjulidde ekibiina или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Sipiika wa palamenti era omumyuka wa ssentebe wa NRM owookubiri Anita Among ategeezezza nga bwe bagenda okutunula munsonga zabasibe abali mu makkomera nga baakwatibwa mukiseera ky’obululu obwakaggwa olwo basaalumanya abaliyo bayimbulwe. Among agamba nti abakwate si babibiina ebiri ku ludda oluvuganya byokka wabula naba NRM. Ayanjulidde ekibiina ababaka abalonde mu palamenti abawangulidde ku bwannamunigina nga kati basazeewo okwegatta ku kibiina kino. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda