У нас вы можете посмотреть бесплатно Eby'okuzimba ku mwala: Aba KCCA ne NEMA beesambye eby'okuwa Ham Kiggundu olukusa или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Akakiiko ka palamenti akavunanyizibwa ku kulondoola emirimu gy’ebitongole bya gavumenti ka COSASE, kalagidde Hamis Kiguddu oba Ham okulabikako gyekali ku Lw’okubiri lwa sabiiti eggya annyonnyole gyeyajja obuyinza okutandika okuzimba ku mwala gwe Nakivubo nga tafunye lukusa okuva mu KCCA.Okutumya Ham kiddiridde abakulu mu KCCA okutegeeza akakiiko nti tebamukkirizangako kuzimba ku mwala guno, era baliko n’ebbaluwa gyebamuwandiikidde okumuyimiriza.Abakulu mu kitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bw'ensi ki NEMA nabo beesammudde ebyokuwa Kiggundu ono olukusa okuzimba ku mwala guno.#NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda