У нас вы можете посмотреть бесплатно OKUZIMBA OMUDUMU GW’AMAFUTA :Museveni alangidde abazungu okubeera n’ensaalwa или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni ayambalidde palamenti y’olukalu lwa bulaaya olw’ekiteeseo kyeyayisa nga ewakanya eky'okuzimba omudumu gw’amafuta ogwa East African Crude Oil Pipeline nga egamba kissa eby’obutonde mu katyabaga. Museveni agumizza bannayuganda nga enteekateeka y’okusima amafuta bwetajja kuyimirira era nalangira abazungu obutaba nakyakukola . Museveni abadde ayogera mu lukungaana lw'amafuta olwa International Oil and Gas oluyindidde wano ku Serena Hotel mu Kampala. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda