У нас вы можете посмотреть бесплатно OLUTALO MU IRAN: Abaalusimattuka balunyumya nga ‘filimu' или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Abayizi bannayuganda abaziddwa okwaboobwe okuva mu ggwanga lya Iran ewaabaluka olutalo, bagamba nti embeera gye baayitamu okutaasibwa ssi nyangu era bajja kulwawo okugyerabira. Bano banyumya nti kye baalaba mu kibuga Tehran tebandikyagalizza ggwanga lyabwe era nga baalina okutambula olugendo lwa ssaawa 13 okutuuka mu kifo we baali bayinza okukakasa nti tebajja kufuna buzibu.Tukitegedde nako nti waliwo bayizi bannaabwe abaatya okulinnya bbaasi eyaleetebwa ekitebe kya Uganda mu Iran nga batya nti bandisabibwa ensimbi zebataalina mu kadde ako..#NTVNews #NTVTonight #NTVWeekendEdition Subscribe to Our Channel For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Connect with us on Messenger via m.me/NTVUganda Contact us: CustomerCareUg@ug.nationmedia.com