У нас вы можете посмотреть бесплатно Guluma Yaguzza- David Lutalo (Official Music Video) или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Gwe wasalawo okole bwotyo Amaka gwo nogayisamu amaaso Laba bwofanana kumya egyo Obulamu wabutekamu ekyegyo So nakubulira nga oyige Nti omukazi tebamukwata batyo Gwe nga ombadala bubadazi Nga omukwano gwe omanyikimu sente Kubye wanziramu nkutya nze Bwe ndaba nga wegonza bwotyo Watabuka wamera amagimbi.Ahaaahaa.Aa Laba bwofananna kati Olinga embuzi eyasuze kukyoto Kati nze omukazi mugambe ntya Nga wamugamba gyolaze tajja Gwe wasambira nga eka Totuma nze gendayo omugambe Kubanga guluma yaguza Genda omale ensongazo Omutima kimanye Genda omale ensongazo Ebyomukwano biba byababiri Genda omale ensongazo Guluma yaguza Manya Genda omale ensonga zo Ooohh Sente tuzagala naye Tufune ekipimo zifune wezikoma Omukeano tegugatwa na nsimbi Wobigata ekimu kikona Gwe wakola buli kaze Nokamalayo mu nsi nganaye ye aguma Obuwala nobusomba sombanga Nobuyinginza nga mu nju Bwakugambako nokuba Kati mbu okaaba Omusujja gukukwata Okwo kusaaga Oli mumatanta Eeeeyii Sikusekerera naye Manya mu mukwano mubamu okweguya Muno bwagula ki sikati Nga ofumba ka ccayi Si buggagga newewataba sukaali Ofuna kadalasini Kyenva nkugamba waluganda Gendayo.Omwetondere Kubanga guluma yaguza Genda omale ensongazo Omutima kimanye Genda omale ensongazo Ebyomukwano biba byababiri Genda omale ensongazo Guluma yaguza manya Genda omale ensonga zo Yangamba akaba bambi Muli akyakupenda walayi Oooo Mbuwabadala mubadale #GulumaYaguzza #Davidlutalo #Dahares #Officialmusicvideo