У нас вы можете посмотреть бесплатно Museveni avuddeyo ku by’ensimbi obukadde ekikumi ezigambibwa nti zaaweereddwa ababaka ba palamenti или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni, avuddeyo ku by’ensimbi obukadde ekikumi ezigambibwa nti zaaweereddwa abamu ku babaka ba NRM, ab’oludda oluvuganya ne bannamunigina okwekubako enfuufu. Mu kiwandiiko kye ekifulumiziddwa amaka g’obwa pulezidenti, Museveni awakanyiza ebigambo by'ababaka ku ludda oluvuganya abalumiriza nti ssente ezaweereddwa ababaka zaggyiddwa ku mbalirira ya State House ennekusifu. Ono agamba nti ssente z’embalirira enneekusifu zikozesebwa okugula ebintu ebyekusifu mpozzi n’okwongera amaanyi mu mirimu egigendereddwamu okufuunza abalabe b’eggwanga, okusobola okukuuma obutebenkevu. Kyokka Museveni teyegaanye yadde okukkiriza nti ssente ezoogerwako zaavudde wuwe #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda