У нас вы можете посмотреть бесплатно Erias Lukwago avuddeyo ku ky’okugobaganya abakolera mu kibuga или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Loodi Meeya wa Kampala, Erias Lukwago alaze obw'ennyamivu olw'ekiragiro ekyasomeddwa minisita wa Kampala Minsa Kabanda ng'alagira abatembeyi, aba Bodaboda saako n'abavuzi ba takisi bakolera mu bifo ebitakkirizibwa mu mateeka okubyamuka nga tebannaba kusindiikirizibwa. Lukwago agamba nti kikyamu okugoba abantu nga tebasoose kubateekerateekera bifo webagenda kukolera kyokka ng'olukiiko lwa KCCA lwakulembera lwamala okusalira ekizibu kino amagezi wabula gavumenti n'egaana okuteekamu ssente mu nteekateeka yaabwe. Bino bibadde mu mboozi ey'akafubo gy'abaddemu ne munnamawulire waffe Aniwalu Katamba. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda