У нас вы можете посмотреть бесплатно Ekidyeri ekigatta Buyende ku Serere kitongozeddwa или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Gavumenti ya Uganda etongoza ebidyeri bibiri ebigenda okusabaza nga abantu ku Nyanja Kyoga okuva mu disitulikiti ye Buyende, okudda e Kaberamaido ne Serere. Ku mukolo guno Ssaabaminisita wa Uganda Robinah Nabbanja y’akikiridde omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni ku mwalo gwe Bukungu mu disitulikiti ye Buyende. Kati abatuuze basaba nti ne kkubo eriva e Jinja okuyita e kamuli lituuke e Buyende nalyo lyo likolebwe. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda