У нас вы можете посмотреть бесплатно AMATEEKA KU BANKUBAKYEYO: Waliwo abasembye waleetebweyo agabayamba nga bali ku kyeyo или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Akakiiko akakola ku kutunuulira amateeka mu Uganda ka Uganda Law Reform Commission kaagala wabeewo etteeka eryawamu erikola ku nsonga z'okutwala bannayuganda okukola ebweru okwewala ebizibu ebyetobese mu mulimu guno.Mu kunoonyereza akakiiko kano kwekakoledde ebbanga lya myaka ebiri, kizuuse nti newankubadde uganda erina amateeka agalungamya ebya bankubakyeyo, mangi gabwereere kubanga tegakola mu mawanga bannayuganda gyebakolera.Akakiiko kano kasembye nti Uganda okwongera okunyweza enkolagana yaayo n'amawanga bannayuganda gye bakolera ku nsonga z'abankuba kyeyo okusobola okukuuma eddembe lyabwe. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda