У нас вы можете посмотреть бесплатно Kiikino ekibira ekyazzibwawo olw’obubaka bwa Paapa Francis ku butonde или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
Ebbaluwa ya Paapa Francis “Laudato Si” gye yawandiika mu mwaka gwa 2015 ku butonde bw’ensi ekoze kinene nnyo mu kuzzaawo ekibira ky’e Nandere mu sazza ly’e Kasana Luwero ekyali kisanyeewo. Ebbaluwa eno yakoma ku mitima gy’abasaseredooti basatu n’ebatandika kaweefube w’okutaasa obutonde n’okusomesa abantu engeri gy’abayinza okubukuumamu. Abali mu kawefube w’okutaasa ekibira kino bagamba nti okufa kwa Paapa kubongedde amaanyi okwongera okutaasa obutonde nga bweyalagira mu bbaluwa ye. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda