У нас вы можете посмотреть бесплатно ESSANYU OMWEPISIKOOPI OMULONDE OW’ESSAZA ERY'E KASANA LUWEERO, MSGR. LAWRENCE MUKASA AKIISE EMENGO или скачать в максимальном доступном качестве, видео которое было загружено на ютуб. Для загрузки выберите вариант из формы ниже:
Если кнопки скачивания не
загрузились
НАЖМИТЕ ЗДЕСЬ или обновите страницу
Если возникают проблемы со скачиванием видео, пожалуйста напишите в поддержку по адресу внизу
страницы.
Спасибо за использование сервиса ClipSaver.ru
OMWEPISIKOOPI OMULONDE OW’ESSAZA LY'E KASANA LUWEERO, MSGR. LAWRENCE MUKASA LUTWAMA, AKISEEKO E MBUGA BULANGE E MMENGO N'ASISINKAMU KATIKKIRO, OWEEK. CHARLES PETER MAYIGA. Msgr. Lawrence Mukasa, muzzukkulu wa Kasujja e Busujja, era awerekeddwako Jjajjaawe, Omutaka Kasujja Sheba Kakande, ne bannaddiini abalala. Katikkiro amuyozaayozezza n’amukuutira okuweereza obulungi abantu ng’atema empenda ezivvuunuka ebisoomoozo ebimwolekedde, n’okubakubiriza okukola ennyo balwanyise obwavu. Msgr. Lawrence Mukasa Lutwama yeebazizza Katikkiro olw’okuweereza obulungi n’asaba abantu okumulabirako mu nsonga ez’enjawulo, ne yeeyama okutambulira awamu n'Obwakabaka, okukulaakulanya abantu. Akunze Bannaluweero n’aba Kristu bonna okubaawo ng’atuuzibwa ku busumba nga 5 August, 2023, e Luweero. Katikkiro amuwadde ekitabo okumulungamya, so nga naye aguze ssatifikeeti ya 500,000/= okuwagira emirimu gy’Obwakabaka.